Skip to content Skip to footer

Aba biloole batoba

Floods in South Sudan

Abagoba ba bi loole abaddukanyiza emirimu gyaabwe mu ggwanga lya Congo bakyatoba olw’amataba.

Amataba gano gaava mu mwezi gw’omunaana era nga gaziba amakubo nga teri mmotoka zitambula

Akulira ekibiina ekigatta abagoba ba bi loole mu ggwanga lino, Bylon Kinene agamba nti bangi ku banaabwe tebalina bwebasomoka ate ng’emmaali yaabwe efa.

Abasinze okukosebwa beebalina ebyamaguzi ebyonooneka

Leave a comment

0.0/5