Omusajja eyakasinga olulimi omuwanvu ayogedde okwewunyisa abantu
Olulimi lwe luweza inch ssatu n’obutundutundu munaana
Stephen Taylor kizuuliddwa nti olulimi lwe lweyongedde okuwanvuwa ate nga lukyakula
Ono nno yadde abamu bamutya , eri abalala kyakwelolera era nga yoomu ku bantu abakasinga okunywegerwa emirundi egisinga obungi mu butikitiki 10.