Skip to content Skip to footer

Aba konteyina basenguddwa- 2 bakwate

TRaders take off

Abantu 2 bakwatiddwa oluvanyuma lw’okugezaako okulmesa poliisi okusengula abasuubuzi ababadde bakolera kumpi n’essundiro ly;amafuta erya Petro city e Nateete .

Amakya ga leero bawanyondo bakooti nga bayambibwaako poliisi basengudde obuyumba bw’abasuubuzi bano oluvanyuma lwa nanyini taka lino atannaba kutegerekeka  okuweebwa ekiragiro kya kkooti ekiragira nti basengulwe

Akulira poliisi ye Katwe Ibrahim Saiga agamba nti bbo bakolera ku biragiro bya kkooti n’asaba abasuubuzi bano okukolagana nabo

Leave a comment

0.0/5