Skip to content Skip to footer

Abaddugavu batekeddwa okusiga ensimbi mubye nnyonyi

Bya Ivan Ssenabulya

Amawanga ga Africa gasabidwa okuiteeka ensimbi mu bitongole bye nnonyi, ebyamawnga gaabyo mu kifo kyokukozesa ezobwananyini.

Bwabadde ayogerera musomo ogwa Monitor Thought Leaders Forum  ogubumbujidde ku Pearl of Africa Hotel, akulira Kenya Airways, Micheal Joseph agambye nti enyonyi nga zino zamugaso nyo mu kukuza ebyenfuna bye gwanga, ngamawanga ga Africa kino gagwana okukitwala nga ekikulu

Anokoddeyo aamawanga nga Dubai, abalina buniss ezamanyi naye ekisikiriza ye ntambula yomu bbanga ennungi.

Ono agamba nti kigwana kimanyike nti entambula ga zino tezikukola magoba wabula zigatta ku byenfuna.

Omusomo guno gutambulidde ku mubala Okuzimba omukululu ogutasanguka, wakati mu bisoomoza.s

Leave a comment

0.0/5