Skip to content Skip to footer

Abaggagga balwnaira ttaka

 

bus park fightAba Kampala capital city authority basabiddwa okuvaayo batangaaze ku nnanyini paaka ya baasi z’abaganda omutuufu.

Kiddiridde olutalo okubalukawo wakati w’abaggagga Charles Muhangi ne Drake lubega nga buli omu agamba paaka eno yiye

Ssentebe w’akakiiko ke by’ettaka mu kampala, Yusuf Nsibambi agamba nti ekyapa okuli paaka eno baakikwasa KCCA eyagenda mu maaso n’okuligaba

Nsibambi agamba nti okutangaaza kuno kwakuyamba okutaasaokuyiwa omusaayi okuyinza okubaawo.

Leave a comment

0.0/5