Skip to content Skip to footer

Tutujja kupondoka-basomesa

teachers stick their guns

Abasomesa balayidde obutasirisa ku maloboozi agasaba nti omusaala gwaabwe gwongezebwe

Kiddiridde ababaka mu kibiina kya NRM okusisinkana nebakkiriziganya nti omusaala gwakusigala nga gwegumu

Wansi w’ekibiina ekibagatta ekya UNATU, abasomesa bagambanti ekya gavumenti okubamalamu amaanyi nti tewali nsimbi tekigenda kubaggya ku mulamwa

Ssabawandiisi w’ekibiina kino James Tweheyo agamba nti bakusisinkana olunaku lw’enkya okulaba engeri gyebakwatamu ensonga eno.

Abasomesa bano baawera nga bwebatagenda kusomesa lusoma luggya okutuusa nga tebongezeddwa musaala

Leave a comment

0.0/5