Skip to content Skip to footer

Abatembeeyi bakugoobwa mu kibuuga

Ekitongole kya KCCA  kikakasizza bananyini maduuka nga bwebagenda okugoba abatembeeyi bonna kunguudo mu bwangu.

File Photo: Abatembeeyi nga bakakalabya
File Photo: Abatembeeyi nga bakakalabya

Omwogezi wa KCCA  Peter Kauju agamba baasindikidde dda abatembeyi bano amabaluwa agabalabula okwamuka enguudo zino.

 

Kauju agamba singa tebavako mu mirembe, abakwasisa amateeka bakubatwalaganya.

Leave a comment

0.0/5