Ekitongole kya KCCA kikakasizza bananyini maduuka nga bwebagenda okugoba abatembeeyi bonna kunguudo mu bwangu.
File Photo: Abatembeeyi nga bakakalabya
Omwogezi wa KCCA Peter Kauju agamba baasindikidde dda abatembeyi bano amabaluwa agabalabula okwamuka enguudo zino.
Kauju agamba singa tebavako mu mirembe, abakwasisa amateeka bakubatwalaganya.
