Skip to content Skip to footer

Abe Kalerwe bakusengulwa

Kalerwe

Abatembeeyi abasoba mu mitwaalo 2 beebali mu bulabe bw’okusengulwa  mu katale k’oku kalerwe

Bannanyini ttaka lino bagala kulikulakulanya

Sentebe w’akatale, kano, Salamini Damulira agamba nti obutale obuwerako ku kalerwe buli ku ttaka lya bwannanyini nga buli omu ayagala kuzimba bizimbe bya mulembe

Ono agamba nti bagaala wabeewo enkolagana ettaka lino likulakulanyibwe nga nabo balinamu omukono.

Leave a comment

0.0/5