Skip to content Skip to footer

Baasi ssizakuggya

 

awakula ennumeKKampuni ekola ku byentambula eya awakula enume, etegeezeza nga bw’etagenda kuleeta baasi ndala nga bweyali esuubiza mu mwezi guno.

Kino kivudde ku ntalo mu mawanga agali mu kyondo kya buwarabu

Amyuka omwogezi wa kkampuni eno,Tebaijuka agamba nti baalina enteekateeka z’okuleeta bus endala buli mwezi , wabula kkampuni ebakolera baasi zino eya ebategeezezza nti kino ssikyakusoboka

Leave a comment

0.0/5