Skip to content Skip to footer

Bafuuweta sigala balabuddwa ku sigala ow’obulabe ali ku katale.

Bya Ivan Ssenabulya.

Ekitongole ekiwooza kirabudde banayuganda abakomonta sigala nti beewale okumala gakozesa buli sigala gwebalabye kubanga ow’ebicupuli yeyongedde ku katale.

Bano webogeredde bino nga akawungezi akayise bakalaga banamawulire  sigala gwebaakutte nga tali kumutindo era nga mugingirire.

Kati bano bagamba nti tebayinza kukakasa bulabe buli mu sigala ono kale nga yenna amukozesa agwana amanye nti ali mumitawaana.

Twogedeko ne commissioner  Agnes Nabwire  n’agamba nti abasubuzi bagwana  bewale emitawana ko n’okufirizibwa kuno.

Leave a comment

0.0/5