Skip to content Skip to footer

Gula Coke w’erinnya lyo

Coke

Okimanyi nti kati osobola okunywa soda wa cocacola ng’aliko erinnya lyo

Aba kkampuni ya century bottling company abasobola soda wa Coke baleese akapya nga kati osobola okufuna soda ng’aliko erinnya lyo ate ku bbeeyi yeemu.

Amannya gano balonze kw’ago agasinga okutuumibwa ag’olungereza n’ekinnansi.

Ng’atongozeza kawefube ono agenda okubumbujjira emyezi ena, omukungu mu kkampuni eno Brandon ssemanda agambye nti bagaala abantu soda ono bamutwaale ng’owaabwe kyokka ng’era kikoleddwa okulaga abantu nti babalowozaako

Leave a comment

0.0/5