Skip to content Skip to footer

Katatumba anaasala ku z’obupangisa

Katatumba suites

Abasuubuzi abakkakalabiza egyaabwe ku kizimbe kya Shumuk ekyaali kimanyiddwa nga Katatumba bazina gunteese

Kiddiridde nanyini kizimbe kino Bonny Katatumba okulangirira nga bw’agenda okubasalira ku z’obupangisa

Kkooti etawuuluza enkayaana z’obusuubuzi olunaku lwajjo yalagidde nti Katatumba addeyo mu kizimbe kye kubanga Shumuk Mukesh yali yakitwala mu bukyaamu.

Katatumba agamba nti amaze okukwatagana ne balooya be okulaba nti akendeeza ku basuubuzi ez’obupangisa

Katatumba agamba nti musanyufu nti amazima geeyolese

Leave a comment

0.0/5