Skip to content Skip to footer

KCCA esengudde obuyumba

evictions

Bannanyini buyumba  omutundibwa ebintu ku kkubo wali e Lugala ku kidda ku luguudo lwa Northern Bypass bakeeredde mu miranga oluvanyuma lw’ekitongole kya KCCA okumenya obuyumba bwaabwe.

Aba KCCA bamenye obuyumba bwonna obuli okumpi n’ekubo lino okusinga obwobubaawo n’ebibaati nga era obukunukkiriza mu 20 busigadde ku ttaka.

Bbo bananyini bwo bakaaba kimu, tulagawa?

Leave a comment

0.0/5