Skip to content Skip to footer

Mobilo mane wakutereezebwa

File Photo: Omukyala akola mobilo manne
File Photo: Omukyala akola mobilo manne

Banka y’eggwanga etandise okubaga ku mateeka aganafuga entambuza ya mobayilo mane mu ggwanga.

Kino kiddiridde abantu okwemulugunya ku bafere abayingidde enkola eno nga bamaze okunyagulula abawera

Omukungu mu Banka y’eggwanga Charles Owinyi Okello agambye nti waliwo amateeka agaliwo agabayamba kyokka nga tegamala

Okello agamba nti kyebaagala kunyweeza mateeka gatwala baddukanya mobayilo mane kubanga bangi abefuula nti bakola omulimu guno nebabbiramua bantu.

Leave a comment

0.0/5