Skip to content Skip to footer

Owino bababanja

Owino

Abasuubuzi mu katale ka Owino bandifiirwa ettaka lyaabwe ely’omu Kisenyi mu kaseera k’okukulakulanya akatale

Wansdi w’ekibiina kya Slowa, abasuubuzi bano beewola obuwumbi 3 mu obukadde 800kyokka nga tebasasulanga

Omwogezi waabwe, Wilberforce Mubiru agamba nti banka yabawadde okutuuka nga 28 omwezi ogujja okusasula ensimbi zino ezizze zeetuma okutuuka ku buwumbi 6

Abasuubuzi bagusalidde KCCA ebetolozza okutuuka ne banka okutandika okubabanja

Leave a comment

0.0/5