Ebyewuunyisa tebiggwa mu nsi. Embwa eno evuga bulungi emmotoka oluvanyuma lw’okutendekebwa mukama waayo Erabiddwaako ku nguudo ze Brooklyn ng’enyoola stirling era ng’eobwedda bw’ekyuukakyuuka okutunula buli ludda nga bw’evuga