Omwana omuwala eyasalako enviiri ze okulaga obuwagizi ku lutalo lwa kokoolo ayolese okubonerezebwa ku ssomero gy’asomera.
Omwana ono alagiddwa mu bwangu okwambala enviiri z’ekimpatiira
Jees Vine nga wa myaka 15 yasalako enviiri ze ezaali empanvu oluvanyuma lwa jjajja we okufa kokoolo
Maama w’omwana ono agamba nti omwana we bamugaanye okudda ku ssomero ng’alina akawalaata