Skip to content Skip to footer

Eyagwa ku kabenje atandise kwogera lu china

man speaks chinese

Omusajja amaze wiiki nnamba ng’azirise oluvanyuma lw’okugwa ku kabenje agenze okudda engulu ng’ayogera lu China.

Ben McMahon okuva mu Australia atiisizza  abenganda ze bw’atandise okwogera byebatategeera

Ono ng’alaba abantu bamutunuulira mu ngeri eyewunyisa, abasabye ekkalamu n’awandiika wansi kyokka ng’era mu lu China

Bakadde be bagamba nti omwana waabwe tayogerangako lu china yadde okulowandiika

Leave a comment

0.0/5