Skip to content Skip to footer

Yiino eccupa ekunyweesa amazzi

water bottle

Mu ggwanga lya Bufaransa, abaayo bongedde okuyiiya engeri gyebayinza okuyambamu abantu okunywa amazzi.

Bano bakozeeyo eccupa z’amazzi ezitegeeza omuntu nti ssaawa ya kunywa mazzi.

Eccupa zino ziriko bendera emyuufu ng’eno yewuuba buli ssaawa z’okunywa amazzi zituuse

Eccupa eno kino ekikola emirundi munaana olunaku.

Kati gwe atalina ccupa eno, wakanywa amazzi emirundi emeka

Leave a comment

0.0/5