Skip to content Skip to footer

Lunkumpe yeeyisizza kigagga

Homlesswoman

Omukyala eyagabira lukumpe ataliiko w’asula essimu kimuweddeko, lunkumpe ono bw’agikomezzaawo.

Omukyala ono nno okugaba essimu teyakigenderera nga yakikola mu butanwa yagyerabira mu mugugu gweyagaba.

Lunkumpe ono agambye nti mu kifo ky’okubba essimu eno, kimulumirizza okulaba nti essimu eno egizzayo eri nyini yo era ng’akikoze.

Wano wewebuuliza nti bameka b’oyitako ku kkubo abayinza okukola kino

Leave a comment

0.0/5