Skip to content Skip to footer

Ono kimuwedde

Car in canal

Omusajja abadde agenze okulya lanki ne muganzi we kimuweddeko okudda ng’emmotoka mwebatambulira eri mu mwaala ebulirayo

Tomos Wiliams emmotoka abadde agisimbye okumpi n’omwaala olwo n’agenda okulya emmere.

Ebyembi nti emmotoka eno ebadde ya mulimu era amameeme gatandise okumukuba ne laavu n’emuggwaako.

Tekinnategerekeka oba emmotoka eno abadde gisimbye bubi oba waliwo owe ttima eisindiseewo kubanga w’abadde wabaddewo emmotoka endala ate nga zoz tezikoseddwa

Leave a comment

0.0/5