Skip to content Skip to footer

Ono omubbi mugezi

thief sets parrots

Abazigu bakola kyonna ekisoboka okulaba nti tebakwatibwa naye ono naye yaleese.

Omusajja ono Luis Santana omumerica alabye abasirikale bagenda okumutuukako kwekubakasukira enkusu ebadde epapaala

Enkusu eno naye erabika ebadde yatendekebwa kubanga etanadikiddewo okubojja omupoliisi era mu kavuyo ako, omusajja ono yemuludde n’adduka.

Ono wabula poliisi oluvanyuma emukukunudde mu nju bw’abadde yekwese era ng’agenda kuvunaanibwa misango gya bubbi nakulumba poliisi

Leave a comment

0.0/5