Skip to content Skip to footer

Embwa erina essaali

Swaggerific dog

Embwa zimanyiddwa nnyo okwagala okulya kyokka nga ziboola mu zebirya.

Naye obadde okimanyi nti waliyo embwa eyefumbidde emmere yaayo.

Kati bangi balowooza balimba.

Embwa eno ya mu America ng’olumaze okufumba n’etuula ku dining bulungi n’ekwata fooko n’akambe n’etandika okulya

Embwa eno teyerabidde kwessaako kagoye okwewala okwetonnyeza

Olutambi olulaga embwa nga yejaga kati lutunda nga keeki eyokya ku mutimbagano

Leave a comment

0.0/5