Skip to content Skip to footer

Pulezidenti afuse mu mpale

president wets slef

Olutambi olulaga omukulembeze w’eggwanga lya Colombia ng’afuse mu mpale lutunda nga keeki eyokya

Abantu abasoba mu mitwalo 30 beebakalaba ku lutambi luno

Pulezidenti Santas yabadde ayogerera ku mukolo gw’okutongoza kampeyini ze abantu bagenze okulaba ng’empale ze zitandise okutoba

Omusajja ono ow’emyaka 62 atamanyiddwaako kirwadde kyonna agenze mu maaso n’okwogera kwe

Musajja ono ekitaba kyongedde okugejja era nabantu nebongera okumwegeka amaaso okutuusa lw’amaze okwogera

Ono yalondebwa okukulemera eggwanga lya Colombia mu mwaka gwa 2010.

Leave a comment

0.0/5