File Photo: Abayizi ba Batvalley
Abaddukanya essomero lya Batvalley Primary school bawakanyizza ebigambibwa nti okusabira mu kifo kino kukosa ebyenjigiriza
Ng’alabiseeko mu kakiiko akanonyereza ku kibbattaka ly’amasomero mu kibuga, akulira essomero lino Dr Rajni Tailor agambye nti bapangisa ekizimbe omukubwa enkungaana eri omusumba Aloysius Bugingo okusobola okufuna ku nsimbi
Tailor agambye nti okusaba kubaawo ku malya g’ekyemisana gokka…
