Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Aba DP bakubaganye engumi

Aba DP bakubaganye engumi

Enguumi enyokedde  ku kitebe ky’ekibiina kya DP oluvanyuma lw’ekibinja ky’abavubuka  okulumba  nga bawakanya obukulembeze obwayise ttabamiruka w’ekibiina kino. Ekibinja kino kyonoonye ebintu ebiwerako nga baasizza n’endabirwamu z’ekizimbe era mu kavuvungano, basatu balumiziddwa nebaddusibwa mu ddwaliro Bano era kigambibwa okuba nga bakuulise n'ebisumuluzo bya woofisi wa ssabawandiisi w'ekibiina . Abamu ku bannakibiina balumiriza nti bano bawagizi ba munna DP…

Read More