File Photo: Mbidde nga seeka
Bannakibiina kya DP e Masaka bazimudde ekiragiro kyokubawumuza nebalemera mu ofiisi.
Ku lwokutaano oluwedde , ssentebe w’ekibiina kya DP e Masaka Fred Denis Mukasa Mbidde y’awumuzza abakulu 6 ku bigambibwa nti ba tebagoberera ssemateeka w’ekibiina.
Abaawumuziddwa kuliko Dick Lukyamuzi Ssenyond,ssentebe wa Bukoto East Constituency, Deo Maweje , John Bosco Nawandagala , Aisha Nakitende, …
