File Photo: Presidenti wa DP Nobert Mao
Bannamateeka b’ekibiina kya Democratic Party bali mu nteekateeka ezisembayo ez’okubaga ekiwandiiko ekinatekebwako emikono ku nkolagana yaabwe n’egwebagenda okuwagira ku bwa pulezidenti Amama Mbabazi.
Ekibiina kya DP kyalangirira nga bwekigenda okuwagira Mbabazi n’ekiwayi kye ekya Go Forward nga kati basaka buwagizi kuva mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu.
Ssenkaggale w’ekibiina kino Nobert Mao…
