File Photo: Bana FDC mulutula lwabwe
Bannakibiina kya FDC bonna abanawagira eyali ssabaminisita w’eggwanga John Patrick mu kalulu ka pulezidenti omwaka ogujja bolekedde okugobwa mu kibiina.
Kino kiddiridde ebiyitingana nti waliwo ab’aludda oluvuganya okuli nebannakibiina abasoba mu 300 abatinkiza n’eyali ssabaminisita Mbabazi neberabira owaabwe Dr Kiiza Besigye.
Omwogezi w’ekibiina kya FDC Ibrahim Ssemujju Nganda ategezezza nti yadde nga…
