File Photo:Aba Police ngabasitudde omukazi
Ab’ekibiina kya FDC bategeezezza nga bwebagenda mu kkooti ku nsonga z’abantu baabwe abakwatibwa mu ngeri evvoola eddembe lyaabwe.
Ku lw’omukaaga bannakibiina kya FDC okuli Dr Kiiza Besigye Paul Mwiri, Ssemujju Nganda ne Geoffrey Ekanya kko n’abalala bakwatibwa bwebaali bagenda e Rukungiri ku lukungaana.
Omwogezi wa FDC Ssemujju Nganda agambye nti aduumira poliisi gen…