File Photo: Abawagizi ba NRM
Waliwo ekibinja ky’abawagizi b’ekibiina kya NRM okuva e Ntusi ne Lwemiyaga abakwanze akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina kya NRM ekiwandiiko nga bemulugunya ku kyekubirira mu kakiiko ka disitulikiti ak’ebyokulonda.
Ekibinja kino kikulembeddwamu omubaka w’e Lwemiyaga Theodore Sekikuubo nga bagamba akakiiko kano tekamanyi byekakola.
Nga bakwasa ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina Tanga Odoi , balumirizza abatwala eby’okulonda…