File Photo: Abawagiri ba museveni nga baali ku nguudo
Abakulembeze n’abakunzi b’ekibiina kya NRM e Masaka batiisizza okukyabulira olw’okulemererwa okusisinkanamu pulezidenti Museveni.
Bano balumiriza abakulira NRM ku disitulikiti okubalemesa okusisinkanamu abakwatidde bendera ku bwapulezidenti,
Nga bakulembeddwamu ssentebe w’abavubuka ku disitulikiti Rogers Buregeya, abavubuka bano kati bawadde abakulembeze baabwe ennaku 4 zokka okukola ku nsonga zaabwe.
Wabula ye ssentebe wa…
