Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Ababaka ba Palamenti babalangidde omululu

Ababaka ba Palamenti babalangidde omululu

Abalwanyisa obuli bw’enguzi mu ggwanga bavumiridde eky’ababaka ba parliament okusaba bongezebwe ku nsako yaabwe. Akulira ekibiina kya  Transparency International Peter Wandera agamba ababaka bano baalaze omululu bwebataddewo ensako endala okuli okuweebwa obukadde 2 ez’ekyemisana n’ekyenkya buli mwezi nga kwogasse n’obukadde 3 ez’enyumba. Agamba omugugu gwonna gweyongera eri mu muwi wa musolo, kale nga ekyamangu okutangira kino kirina…

Read More