File Besigye nga alwanagana ne police
Pulezidenti Museveni akuzizza ba ofiisa ba poliisi abawerera ddala 245
Abakuziddwa kuliko Haruna Isabirye, akulira eby’abasawo Dr Moses Byaruhanga n’abalala nga batuuse ku ddaala ly’amyuka ssabapoliisi.
Ate mu bafuuse ba siniya kamisona kuliko Benjamin Namanya,Charles Asaba n’abalala
Ate abafuuse ba kamisona ba poliisi kuliko James Ruhweza,Siraj Bakaleke,David Manzi, Hassan Kihanda ,Polly Namaye,Samuel Omala,…
