File Photo: Kooti Enkulu eya Uganda
Okuwulira omusango gw’abateberezebwa okutega bbomu mu 2010 nezitta bannayuganda abasoba mu 70 kuddamu olwaleero.
Bannamateeka b’enjuyi zombi basuubirwa okuwaayo okusaba kwabwe ku kya kkooti okukkiriza oba okugaana obujulizi obwawereddwayo omuserikale wa poliisi Moses Kato.
Olunaku lw’eggulo Moses Kato y’awadde obujulizi nga bweyawandiika sitetimenti y’omu ku bakwate Mohammed Ali era n’awandiika ne mu…
