File Photo: Sheik Kirya eyatidwa
Poliisi y’ensi yonna wano mu ggwanga wamu n’abatwala eby’okwerinda mu eggwanga lya Kenya, batandise okwekenenya amawulire agalaga nti waliwo abasajja 2 bakwatiddwa nga bateberezebwa okutta Shiekh Hassan Kirya.
Okusinzira ku mawulire okuva mu ggwanga lya Kenya, abakwatiddwa kuliko Malcom Lukwiya ne Emmanuel Oneka nga bakwatibwa mu kitundu ekimanyiddwa nga Kabete mu kibuga…