File Photo: Abakyala nga beyambuude
Omulamuzi wa kkooti e Soroti aliko abakyala 2 b’asindise ku alimanda lwakufuuka ekisekererwa bwebeyambulamu engoye mu kwekalakaasa nga balumiriza yunivasite ya Soroti okubabbira ettaka.
Omulamuzi Baker Rwatoro y’asindise Maculate Ariokot ne Teddy Adeke ku alimanda okutuusa nga 21st July 2015 oluvanyuma lw’okwegaana emisango gino.
Abakyala bano balemereddwa okweyimirirwa olwabaliraanwa abazze okubeyimirira okuggya nga…