Abaana 2 bafiiridde mu muliro ogukutte enyumba mwebabadde amakya galeero wali e Seeta mu Ntinda zone mu disitulikiti ye Mukono.
Okusinziira ku poliisi omuliro guno gutandise ku ssaawa nga 2 ezokumakya nga abazadde babadde bagenze kukola.
Amyuka omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Paul Kangave agamba abayidde kuliko omulongo Kato ne mukuluwe Kizza sso nga omulongo omulala…
