File Photo: Papa nga engibwa emugwa ku mukoono
Abavubuka abasoba mu mutwalo omulambo beebamaze okuwandiisibwa okusisinkana paapa mu kisaawe e Kololo ng’akyadde kuno.
Ssabawandiisi w’olukiiko lw’abesikoopi Msgr. John Baptists Kauta bino abyogedde okwasibwa obukadde ataano okuva eri akakiiko akakola ku byempuliziganya.
Agambye nti paapa wakumala e Kololo essaawa nnamba olwo ate adde e Nalukolongo gy’anasisinkana abantu abalala 6000…