Skip to content Skip to footer

Abanaasisinkana Paapa bawandiisiddwa

File Photo: Papa nga engibwa emugwa ku mukoono
File Photo: Papa nga engibwa emugwa ku mukoono

Abavubuka abasoba mu mutwalo omulambo beebamaze okuwandiisibwa okusisinkana paapa mu kisaawe e Kololo ng’akyadde kuno.

Ssabawandiisi w’olukiiko lw’abesikoopi Msgr. John Baptists Kauta bino abyogedde okwasibwa obukadde ataano okuva eri akakiiko akakola ku byempuliziganya.

Agambye nti paapa wakumala e Kololo essaawa nnamba olwo ate adde e Nalukolongo gy’anasisinkana abantu abalala 6000 ku maka ga ba kateyamba

Obukadde buno ataano bwakukozesebwa okukubisa emijoozi abanasisinkana paapa gyebanayambala

Msgr Kauta agambye nti abatawandiisibwa paapa bakumulabirira mu bitundu birala nga Namugongo n’ewalala gy’anakyala

Leave a comment

0.0/5