File Photo: Papa nga engibwa emugwa ku mukoono
Ekeleziya katolika etandise okusunsula abakulu abagenda okubeera okumpi ne paapa ng’akyadde kuno.
Ssabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Dr.Cyprian Kizito Lwanga agambye nti teri ajja kugaanibwa kwetaba ku mikolo gya paapa kyokka ng’abajja okumusemberera balina okusengejjebwa
Ssabasumba Lwanga agamba nti buli busumba bwakuwereeza abantu baabwo omunabeera abavubuka, abasomesa n’aba katikisimu olwo…