File Photo: Abasomesa nga bali mu lutuula
Abasomesa wansi w’ekibiina ekibagatta ekya Uganda National Teachers Union UNATU bakanze nga bwebaggya okuddamu okussa wansi ebikola lwa gavumenti butabawa nsimbi zaabwe ez’okwekulakulanya.
Ssabawandiisi w’ekibiina ekigatta abasomesa James Tweheyo agambye nti aba minisitule baali balina okubawaayo obuwumbi 10 ng’omwezi gw’omukaaga tegunnaba kuggwaako kyokka nga kyenyamiza nti kati mwezi gwa munaana…
