File Photo: Sekiito ngali na basubuuzi
Ekibiina ekigatta bananyini ziwoteeri ssibasanyufu n’ekya palamenti okwanja etteeka erigaana abantu okunywera sigala mu zi woteeri.
Etteka lino liragira omunywi wa sigala okumunywa nga ali mita 50 okuva ku woteeri, ebiriiro by’emmere, amabaala n’ebifo by’olukale ebirala.
Etteeka lya taaba lino era terikkiriza Muntu kufuweta sseggereti kumpi n’ekisaawe ky’enyonyi okugyako nga ali mita…