File Photo: Ekizimbe ekiteberezebwa okuba nga abatujju bakikoozesa
Kizuuliddwa olwaleero nti essimu ebbiri ezaakozesebwa okubalula bbomu mu Kampala zagulibwa okuva ku kizimbe kya Majestic Plaza wano mu Kampala
Zino zaagulwa ng’ebula ennaku bbiri , bbomu zino zitegebwe
Bino byogedde omutunzi w’amasimu ku kizimbe kino Joseph Makubuya ng’ono yeeyatunda amasimu gano eri Hassan Haruna Luyima era ng’agamba nti omusajja…
