File Photo: Abavubuuka ba Fdc nga bekalakasa
Waliwo ekibinja ky’abavubuka ekitabukidde ab’ebibiina byobwanakyewa ebiri emabega w’olusirika lw’omukago oguvuganya gavumenti ogwa The Democratic Alliance Summit.
Abavubuka bano nga bakulembeddwamu Burora Anderson nga era ye ssentebe w’abavubuka ba NRM e Wakiso agamba bano bakoze bubi eggwanga nga basimbawo abantu abalina amabala mu neyisa yaabwe.
Abavubuka bano bagamba nti ebibiina byobwanakyewa…
