File Photo: Abavubuuka nga bamariliza olutuura lwabwe
Abavubuka okuva mu mawanga g’omukago gwa East Africa bagasse ku bavumirira ekitta bantu ekyeyongedde mu ggwanga lya Burundi.
Nga betaba mu kukubagnaya ebirowoozo okwategekeddwa wano mu Kampala, abavubuka bano baagala wabeewo ekikolebwa okukomya okuyiwa omusaayi.
Omukiise w’abavubuka ku mukago guno Sam Ogwal agamba nabo bateekateeka kusindika kibinja ky’abavubuka mu ggwanga lya…