Skip to content Skip to footer

abavubuka bavumiridde ebiri e Burundi

File Photo: Abavubuuka nga bamariliza olutuura lwabwe
File Photo: Abavubuuka nga bamariliza olutuura lwabwe

Abavubuka okuva mu mawanga g’omukago gwa East Africa bagasse ku bavumirira ekitta bantu ekyeyongedde mu ggwanga lya Burundi.

Nga betaba mu kukubagnaya ebirowoozo okwategekeddwa wano mu Kampala, abavubuka bano baagala wabeewo ekikolebwa okukomya okuyiwa omusaayi.

Omukiise w’abavubuka ku mukago guno  Sam Ogwal agamba nabo bateekateeka kusindika kibinja ky’abavubuka mu ggwanga lya Burundi okulaba embeera bw’eyimiridde.

Ogwal agamba abavubuka bebamu ku batibwa e Burundi kale nga nabo basaanye okusitukiramu.

Bukyanga mukulembeze wa Burundu Pierre Nkurunziza yesimbawo ku kisanja ekyokusatu, abamuvuganya bazze bekalakaasa,

Leave a comment

0.0/5