
Mu Bungereza, Omwana abadde azannya ne muganda we nga bekweeka mu ntebe azirikidde wansi waayo n’afa.
Jacob Moore abadde azannya ne mukulu we ow’emyaka 3 n’asereera n’agwa emabega w’entebbe
Omwana ono ow’omwaka ogumu n’ekitundu alemereddwa okussa bw’atyo n’afa
Bakadde b’omwana ono bategeezezza nti bulijjo abaana baabwe bazannyira mu ntebe nga tebafunye buzibu era nga kino kibakubye wala