File Photo: Omwana eyafiridde mu ntebbe
Mu Bungereza, Omwana abadde azannya ne muganda we nga bekweeka mu ntebe azirikidde wansi waayo n’afa.
Jacob Moore abadde azannya ne mukulu we ow’emyaka 3 n’asereera n’agwa emabega w’entebbe
Omwana ono ow’omwaka ogumu n’ekitundu alemereddwa okussa bw’atyo n’afa
Bakadde b’omwana ono bategeezezza nti bulijjo abaana baabwe bazannyira mu ntebe nga tebafunye buzibu era…